Joshua 14:4
4 akubanga abaana ba Yusufu baali bafuuse ebika bibiri, Manase ne Efulayimu ▼▼Manase ne Efulayimu Yakobo yali yeetwalidde abaana ba Yusufu okuba ababe (
Lub 48:5). Noolwekyo baali bateekwa okugabana ku by’obusika ng’abaana abalala bonna aba Yakobo.
, bo Abaleevi ne bataweebwa mugabo gwonna mu nsi, wabula ebibuga byokka eby’okubeeramu, n’ensiko ey’okulundiramu ebisibo byabwe n’ebintu byabwe.